as
Canaan Gents

Azaaliddwa

Howwe Music App
FREE - On Android Store
View

Song Lyrics

INTRO

Tumuwe ekitiibwa

Omwana wa Mukama azze

Asaasidde ffe maama

Laba azaaliddwa

CHORUS

Azaalidwa, omununuzi w'emirembe

Azaalidwa, omwana gw'endiga

Azaalidwa, kabaka wa ba kabaka Yesu

Azaalidwa, omununuzi w'emirembe

VERSE1

Mazima yakulira mu kilaaro si mu ddwaliro nga bwomanyi

Mu bwetowaze obungi, nakkiriza ake Ku nsi

Atereze ebyasoba wakati wa liiso ddene n'abantu be

Webale omwana gw'endiga

CHORUS

VERSE2

Azze, anyoomebwe aganibwe abantu

Azze, yetikke obuyinike bwaffe

Azze, afumitibwe olwokusobya kwaffe

Azze, asitule ennaku yaffe, yimba nange

CHORUS
Kagwirawo