as
DON MC

Love Portion

Howwe Music App
FREE - On Android Store
View

Song Lyrics

[Intro (Rabadaba)]

Ummm… well it’s another, another, another elaboration (straight from Buddies)

Kapastar star star star star…pata pata tatata… Kapata, Rabadaba…

[Chorus]

Gyal gimme yo love portion,

Nebwekaba katono nze mpa ko (gimme gimme gimme)

Gyal gimme yo love portion,

Kakabe katono katya njagala ko (njagala ko)

Gyal gimme yo love portion,

Nebwekaba katono nze mpako (nze mpa ko)

Gyal gimme yo love portion,

Hmmm… ntwala ko (gimme gimme gimme)

[Verse 1 (Rabadaba)]

Sagala ogambe nti nkwesiba ko, byenkugamba tonelagira ko

Nkugamba nkumatira bisoko, kona konampa kenalya ko

Nkumatira nga bwematira emisokoto, si wolokoso baby si pokopoko

Kati kanepikye bambi ka soko soko, omutima siliguzanyisa ssonko

Mpa love portion concoction konko, nkulag’omukwano ogw’ebisoko

Atte, nkulemereko ng’ekko, kasita otaba na kyangwe ekinaazako

(Chorus)

[Verse 2 (Don MC)]

Kale kyo nkimanyi si gwe mulungi asingayo naye kyona kyewankola baby kyakwatayo

Kabube bulamu bwange njabusinga yo, jangu ewa daddy tewefilayo

Kati why don’t you take me ku kameeme ko, manyi kajjula naye njakukenyiga ko

Rabadaba byakugamba akulimba, nkulabula bwonaweta naye ojja kusemba

Baby girl I’m the nicest man, gimme your love don’t ask me watagwan

Atte ndi superman njakubuusa amawanga, kub’onswakiza swakiza nga Segwanga

(Chorus)

[Verse 3 (Rabadaba)]

Baby tonswaza, tondwaza, tonsuuza, tondaza, nze nkyaaza, nyweeza

Kuva balaza era paka balaza, gamba maaza, faaza ne ba bulaaza

Nze ndi cool nga ice wa freezer, ah ah! Ndi cool nga the Spenah Beach freezer

Ono Kapata musale yo ne scissor, akaviri tukasaleko ne tweezer

Mu alali nze baby sikupozesa, nzijja nga double XL pizza

Nga tonanganza, tutuule ku meeza

(Chorus) X2

[Outro (Don MC)]

Yeah! Radabada, Don MC, eno si collaboration, eno elaboration

Rabadaba, Don MC, Otrix, Andy Music, Buddies Buddies baby…
Kagwirawo